1 Yokaana 3:11
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
Mwagalanenga
11 (A)Kubanga buno bwe bubaka bwe twawulira okuva ku lubereberye nti twagalanenga,
Read full chapter
1 Yokaana 3:23
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
23 (A)Era kino ky’atulagira nti, tukkiririze mu linnya ly’Omwana we Yesu Kristo, era twagalanenga nga ye bwe yatulagira.
Read full chapter
2 Yokaana 5
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
5 (A)Naye nnyabo kaakano nkusaba nga siri ng’akuwa ekiragiro ekiggya, naye nkujjukiza ekiragiro ekyo Katonda kye yatuwa okuva ku lubereberye nti, “Twagalanenga.”
Read full chapter
2 Yokaana 6
Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya
6 (A)Era kuno kwe kwagalana nti tugonderenga ebiragiro bya Katonda. Kubanga okuva ku lubereberye twategeezebwa nga bwe tuteekwa okutambula.
Read full chapterBayibuli Entukuvu, Endagaano Enkadde nʼEndagaano Empya Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Tuweereddwa olukusa okuva mu Biblica, Inc.® Olukusa lwonna mu nsi yonna lusigalidde mu Biblica, Inc. Luganda Contemporary Bible Copyright © 1984, 1986, 1993, 2014 by Biblica, Inc.® Used by permission of Biblica, Inc.® All rights reserved worldwide.